News

Ono amazeeyo emyezi ena kyokka yeebazizza Zawedde Juliet ne pulezidenti museveni olw'okumubeererawo ...
Ono mu 1995 yatandika obuweereza obutongole e Mmengo nga munnamawulire wa Ssaabasajja era agamba omutanda yamusiima ...
Ono yazimbidde n'omukyala omu ennyumba ng'ajjukira amazaalibwa ga Ssaabasajja ...
Obaagalana bafunye obutakkaanya omusajja n’akuba mukaziwe ennyondo emusse. Takomye okwo n’amufumita ebiso bwamaze naye neyeeyimbamu omuguwa. Bibadde Bulaga ku lw’e Mityana nga abadduukirize batankanye ...
Ab’enganda n’emikwano gy’omuyimbi Dr. Jose Chameleon bamwanirizza mu ssanyu ng’akomawo okuva mu America gyeyagenda okujjanjabibwa. Atuukidde ku kisaawe Entebe n’ategeeza abawagizibe nti wadde alinawo ...
KATIKKIRO wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abalimi okukyuka n’ensi nga bw'etambula bade ku kukozesa tekinologiya mu bulimi bwe bakola, nti lwe bagenda okwongera okubufunamu.
Asabye abaserikale bonna okukola n'obwesimbu okusobola okutuukiriza ebigendererwa bya poliisi ...
Mo Salah 32, endagaano eno egizzizza buggya leero ku Lwokutaano ng'amawulire gano gafulumiziddwa kiraabu ya Liverpool etegeezezza nti emwenyumirizaamu era ekakasa nti ng'ali nayo ya kwongera ...
EKITONGOLE ekivunaanyizibwa ku by'ennyonyi mu ggwanga ekya Civil Aviation Authority kikakasizza nga gavumenti bw'eteekateeka okuzimba ebisaawe by'ennyonyi ebipya n'okugula ennyonyi empya gattako ...